Home

Slide 2
OKUJAGUZA AMATIKKIRA GA KABAKA

Katikkiro wa Buganda, Oweek. Charles Peter Mayiga, atenderezza emyaka 29 Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, gye yaakatuula ku Nnamulondo, gy’agambye nti givuddemu ebibala bingi ebitutte Buganda mu maaso.
Bino Katikkiro yabyogeredde mu Lubiri lw’e Mengo olunaku lwa 31.7.2022 ku omukolo ogwategekeddwa ojjukira n’okujaguza Amatikkira ga Beene ng’aweza emyaka 29 ku Nnamulondo.
Katikkiro yagambye nti mu bbanga eryo, ebika; ennono; obuwangwa; empisa; n’obulamu bw’omuganda bikomweyo ku mwanjo. Abantu bongedde okutegeera Olulyo Olulangira n’abambejja ate n’okumanya nti lwe luvaamu Kabaka wa Buganda.

Slide 2
Kabaka Birthday Run

The Kingdom of Buganda has for the 9th Year held the annual Run in commemoration of the Kabaka Birthday Run and the numbers have since grown from 1000 in 2014 to over 80,000 as per the records of the just concluded July 3rd 2022 run.
The event sponsored by Airtel is one of the biggest running events that attracts people from all walks of life and one of the unifying events in Uganda that Brings together people with different Political,Religions,Tribal and Social strata.
The Kabaka himself flanked by the Nnabagereka flagged off this year's gathering of runners at excatly 7:00am for the 5km,10km and 21Km routes.
We appreciate our Partners Airtel,DFCU,UNAIDs,BBS,CBS,Bukedde Olupapula/New vision,UAC,Olwendo water.

Slide 2
Kabaka Birthday Run

The Kingdom of Buganda has for the 9th Year held the annual Run in commemoration of the Kabaka Birthday Run and the numbers have since grown from 1000 in 2014 to over 80,000 as per the records of the just concluded July 3rd 2022 run.
The event sponsored by Airtel is one of the biggest running events that attracts people from all walks of life and one of the unifying events in Uganda that Brings together people with different Political,Religions,Tribal and Social strata.
The Kabaka himself flanked by the Nnabagereka flagged off this year's gathering of runners at excatly 7:00am for the 5km,10km and 21Km routes.
We appreciate our Partners Airtel,DFCU,UNAIDs,BBS,CBS,Bukedde Olupapula/New vision,UAC,Olwendo water.

Slide 2
Vision and Mission

To build a relevant Kingdom. Facilitating economic empowerment for self –sustainable development.

Slide 2
Nga 24.05.2022 ,mu Luwalo lwaffe

Amagombolola gonna okuva mu Ssaza ly'e Mawogola gegakiise era ge gano wammanga:

Mumyuka Lwemiyaga
Ssaabawaali Mijwaala
Musaale Lwebitakuli
Mut 1 Lugusuulu
Ssaabagabo Ntuusi
Ssaabaddu Mateete

Bakulembeddwa Omwami w'Essaza Oweek. Mohammed Sserwadda awamu n'abakulembeze abalonde ku mitendera egy'enjawulo Omubadde omubaka omukyala akikiirira Sembabule District.Hon Mary Begumisa.

Slide 2
Tukuzizza Olunaku lw'Abakyala mu Buganda.

Nnabagereka Sylivia Nagginda agambye nti obutondebwensi bwebulamu, mwetujja eddagala, omukka gwetussa, n'olwekyo twongere okukuuma emiti gyetulina, era tukubirize abalala obutasuulasuula buveera buli wamu.
Nnabagereka era asabye abantu obutasuula kasasiro mu myala kubanga nakyo kyonoona obutonde bwensi.
Emikolo gyitambulidde wansi w'omulamwa, Omukyala n'obutondebwensi.

Slide 2
Masaza Cup Finals

His Majesty the Kabaka of Buganda makes an amazing entrance, for the Masaza 2021 finals match in St.Mary's Stadium Kitende.
Experience all the love, zeal, anticipation and excitement between the fans of Team Buddu and Buweekula.

Slide 2
Leero bwe mbadde ntogozza #LuwaloLwaffe

Njogedde ku kya Uganda okuva mu kibiina ky’emmwanyi ekya International Coffee Organisation (ICO).
Ekyokuva mu International Coffee Organisation kiyinza okusala ebbeyi y’emmwanyi era kisaana Uganda edde mu kibiina kino kubanga tewali nnyo kyetufuna bwetuvaamu. Tulina kubeera mu bibiina bino okusala empenda okuteeka emmwanyi yaffe ku mutindo ate ne butale bwensi yonna.
Tufube kulaba nti nga Uganda tukuuma omutindo ate tweyongere okuzirima naye si kuva mu kibiina kino. Era nkubiriza abantu mwenna obutava mu kulima mmwanyi.

Ddimi Ad
Slide 2
Ebifa mu Buganda

Eggombolola Ssaabaddu Kagolo Kaliisizo ( Buddu) bakiise embuga nga 15.03.2022 mu nteekateeka eya Luwalo lwaffe . Baleese ensimbi ezaweze Ugx. 10,260,000

Baakulembeddwa Omwami w'Eggombolola , Omulangira Wasajja Graham

Baatikuddwa Oweek. Prof Twaha Kaawaase Kigongo, Omumyuka Asooka owa Katikkiro era Minisita Avunaanyizibwa ku Nzirukanyq y' emirimu n'obuyiiya eyakiikiridde Katikkiro Yawerekeddwako Oweek. Joseph Kawuki, Minisita Omubeezi owa Gavumenti ez'Ebitundu.

Ddimi Ad
Slide 2
Workshop training in
Lubiri Mengo.

Omusomo gwa'abalunggaamya b'emikolo 2021.

Ddimi Ad
previous arrowprevious arrow
next arrownext arrow

We are the Bridge to the Market

Majestic Brands Limited (MBL) is a limited liability company that was established by the Buganda Kingdom to undertake innovative and competitive activities to harness the Buganda Brand for the benefit of the people of Buganda.

Partnerships

We generate revenue from engagement in viable and appropriate investment and commercial...

Mission

Facilitating economic empowerment for self –sustainable development

Buganda Brand Shop

MBL is therefore mandated by the Buganda Kingdom to improve existing products and services as well...

Upcoming Events

No event found!

Our Products

Our PARTNERS

We welcome partnerships from distinguished organisations

Scroll to top